Return to Index

123

124

KABAKA-ow'ekisa tunuulira

125
SongInstrumental
	

1 KABAKA-ow'ekisa,tunuulira Leero ffe-abaana bo abasaba. 2 Ggwe-Omusumba eyatununula, Kuuma leero endiga zo zonn. 3 -Omulokozi eyatufiirira, Leero-otuwe-obulamu-obutaggwaawo. 4 Ggwe-emmere y'obulamu-otuliise Tufune-amaayi mangi mu mwoyo. 5 Beera naffe buli gye tugenda, -Omugabe waffe,era Omusaale. 6 Bwe tutyo bwe tulimala-okufa, tulituuka nessanyu mu ggulu