Return to Index

122

123

MUJJE muweebwe ekijukizo

124
SongInstrumental
	

1 MUJJE muweebwe ekijukizo -Eky'okufa n'okulumwa kwa Yesu. 2 Bonna-abakkiriza ssadaaka ye, Olw'ebibi byabwe,balokoke. 3 -Omusaayi n'omubiri biriisa Emyoyo gyaffe lwa kukkiriza. 4 Eyatuwa-obulokozi bwaffe, Ye nnyini ali wakati mu ffe. 5 Tusemberenga n'okukkiriza, Tufune-amaanyi ge twetaaga ffe. 6 Yesu-Omugabuzi w'embaga-eno, Tusseekimu ffe naawe mu ggulu.