125 |
126LABA-emmeeza yange |
127 |
Song | Instrumental |
1 LABA-emmeeza yange Nga-ejjudde ebya ssava; Mujje ku mbaga-eno Mulye-emmere y'obulamu. 2 Alina ennyonta N'enjala ng'emuluma; Ajje mangu gye ndi Nange naamuliisanga. 3 Nze mmere ennungi Kitange gye yabawa; Ereetera ensi Obulamu-obutaggwaawo.