Return to Index

126

127

GGWE-omwoyo gwange weeyonje

128
SongInstrumental
	

1 GGWE-omwoyo gwange,weeyonje Ggwe weeyonjenga n'essanyu; Va mu nzikiza y'ennaku, Laba omusana gw'ensi; Jaguzanga nnyo namaanyi, Tenderezanga omwami Ateekawo-embaga eno Okuliisa abalonde. 2 Yesu-emmere-ey'omu ggulu, Yesu agaba-obulamu; -Onsembeze ku mmeeza leero; -Onsembez-omubi-omwereere. Owa,ku lw'embaga eno -Okutegeera-okwagala kwo, Onsembeze-omuddu wo nze Mu lubiri ng'omugenyi.