127 |
128GGWE-emmere y'obugenyi |
129 |
Song | Instrumental |
1 GGWE-emmere y'obugenyi, Ggwe maanu y'abalonde, Eriisa-abeesigwa: Abatambuze-abakoowu Tulumibwa enjala Olw'obulungi bwo. 2 Ggwe-oluzzi olutaggwaawo Era-olukulukuta N'essanyu n'ekisa, -Oluwummuza-ab'ennyonta -Okutuusa lwe bawona N'amazzi g'obulamu. 3 Tulabira kaakano Kyokka mu ndabirwamu; Ebitalabika: Naye mu biro biri Tunaatunuuliranga Amaaso ge ddala