Return to Index

128

129

KRISTO bw'atyo bwe yeewayo

130
SongInstrumental
	

1 KRISTO,bw'atyo,bwe yeewayo Ku lwaffe, ku muti; Bwe tutyo naffe tweweeyo, Okulokolebwa. 2 Omubiri gwe ye mmere Eriisa-abeetaaga Kigambo kye tekiggwaawo Emirembe gyonna. 3 Otuliise-omubiri gwo Tunywe-omusaayi gwo; Nga bwe tusembera gy'oli Tufune-obulamu. 4 Kitiibwa eri Kitaffe Era neri-Omwana. N'eri-Omwoyo-Omutukuvu Emirembe gyonna.