Return to Index
YESU wakati mu ffe Yimirira leero; Ku lw'Okuzuukira kwo -Otuwe ku maanyi go; Era tutambulenga Mu kkubo lyo n'essanyu N'obwesigwa bwonna