135 |
136AYI ggwe kwagala ggwe asinga |
137 |
Song | Instrumental |
1 AYI ggwe kwagala,ggwe asinga byonna Tufukamidde okukusaba, Abo b'ogasse okubeera-obumu Babeerenga naawe ennaku zonna. 2 Ayi ggwe bulamu,obabikkulire Okwagala okw'ekisa-ekingi; Okukkiriza okunywevu ddala, N'okwesiga ng'okw'omwana-omuto. 3 -Obasanyusenga bwe baba mu nnaku, -Obawe-emirembe egitakoma; Obawe-emikisa mu bulamu bwabwe, Baagalanenga-emirembe gyonna