Return to Index

190

191

MWENNA musanyuke

192
SongInstrumental
	

MWENNA musanyuke Yesu ye Kabaka; Ebitonde byonna, Biyimbe n'essanyu: Muyimuse emitiima, Musanyuke,mujaguze. Yesu-Omulokozi, Ye-afuga n'ekisa; Eyatufiirira Ye-atudde ku ntebe; Muyimuse emitiima, Musanyuke,mujaguze. Obwakabaka bwe Bwe butaliggwaawo; Alina-obuyinza, Mu nsi ne mu ggulu. Muyimuse emitiima, Musanyuke,mujaguze. Ali ku mukono Gwa ddyo gwa Katonda; -Abalabe be bonna Balikungubaga. Muyimuse emitiima, Musanyuke,mujaguze.