191 |
192GGWE-ekkubo lyaffe -era mu ggwe |
193 |
Song | Instrumental |
GGWE-ekkubo lyaffe,-era mu ggwe Mwe twekweka-okufa Tuyita mu ggwe,Mukama -Okulaba Kitaffe. Ggwe ow'amazima ddala Ggwe-ogaba-okumanya; Omatiza-ebirowoozo Onaaza emitima. Ggwe bulamu ggwe-ow'amaanyi; Wawangula-okufa; Abo bonna-abakwesiga Bawonye okufa. Tuwe-okumanya,ggwe kkubo; Era ggwe mazima. -Obulamu bwo bwe twetaaga, Obw'essanyu-eringi.