215 |
216LWANANGA mu lutalo lwo |
217 |
Song | Instrumental |
1 LWANANGA mu lutalo lwo, Okulwana okulungi, Nyweza ggwe obulamu bwo, Yesu atuwa empeera. 2 Wakana ggwe-omuwakanyi, Leeta amaanyi go gonna, Gumira-olugendo lwo, Yesu atuwa empeera. 3 Leka-okweraliikirira, Tulina-Omusaale waffe; Mwesige ye,oliraba Yesu bw'atuwa-ebirungi. 4 Tozirika,ali kumpi, Tajjulula kwagala kwe, Kkiriza ggwe,oliraba Yesu bw'ali-Omulokozi