261 |
262ENSUNU nga bw'eweevuuma |
263 |
Song | Instrumental |
1 ENSUNU nga bw'eweevuuma, Ne yeegomba amazzi, Bwe bagiyigga ewala-ennyo, Bwe ntyo bwe nsinda nze. 2 Neegomba-amzzi g'obulamu Agava waggulu; Omwoyo ne gunnuma nnyo Okunywa,nzikute. 3 Ka ngume omwoyo;Yesu Ye wa kisa kyonna; Taalemenga kunsanyusa, Bwe ngumiikiriza. 4 Eri Katonda Kitaffe, N'Omwana we Yesu, N'Omwoyo Omutukuvu, Esaanidde ettendo