Return to Index

276

277

OTUKULEMBERE Musumba waffe

278
SongInstrumental
	

1 -OTUKULEMBERE,Musumba waffe Tukwetaaga bulijjo; -Otugalamize mu ddundiro lyo Ery'omuddo omuto. Watugula n'omusaayi-gwo Otukuume mu kabi; Watugula n'omusaayi-gwo Otukuume mu kabi. 2 Tuli baana bo-otuzibirenga Mu balabe ab'-amaanyi Otuyingize mu kisibo kyo Mwe tubeera-obulungi. Nga bwe tukaabirira ggwe Otuwulire mangu. 3 Ajja gye ndi;bwe wagamba bw'otyo Siimugobere bweru, Okomyewo emitima gyaffe Otunaaze mu bibi. -Otulumgaamye mu makubo Ag'obutuukirivu; -Otulumgamye mu makubo Ag'obutuukirivu.