Return to Index

278

279

MUKAMA ggwe ngabo yaffe

280
SongInstrumental
	

1 MUKAMA ggwe ngabo yaffe, Ggwe musana gw'ensi; Ggwe wekka okeesa-obudde Era ggwe-obuzibya. 2 Tuwaayo gy'oli ssadddaaka-, Ey'okwebaza kwaffe; Era tusaba-otukuume Okuzibya obudde. 3 Tusonyiwe bye tusobya, ffe-abaana b'abantu; Tuma Omwoyo-ow'ekisa Ajje mu nda zaffe.