279 |
280AYI Katonda waffe |
281 |
Song | Instrumental |
1 AYI Katonda waffe Ggwe watonda ffe, Naye twakuvaako Dda,ne twonoona. 2 Ayi Katonda waffe, Twakujeemera; Naye tukusinza Tuli baana bo. 3 Ayi Katonda waffe, Watusaasira; Twebaze ggwe leero, -Olw'okutwagala. 4 Ayi Mukama waffe. watununula; Twagala-okukusenga Tukuweereze. 5 Ayi Mukama waffe, Twali bajeemu; Naye otusenze, Tube-abaddu bo. 6 Ayi Katonda-,Omwoyo Omutukuvu, Fenna otukuume, Leero mu bibi.