328 |
329GYE mirembe nga tuli mu |
330 |
Song | Instrumental |
1 GYE mirembe nga tuli mu bibi? Olw'omusaayi-gwa Yesu gye giri. 2 Mu miteeru tuwummule tutya? Aweereza Yesu ye-awummula. 3 Mirembe banaffe bwe babula? Yesu akuuma bo naffe era. 4 Waali Ssetaani-omulabe waffe? Yesu yamusinga n'amaanyi ge. 5 Tetumanyi ebiritubaako; Yesu,tukumanyi n'ekisa kyo. 6 Wonna wonna waabuna okufa; Yesu yawangula n'azuukira. 7 Atuyita-eyo Yesu;ennaku Ez'omu nsi mu ggulu zikoma.