Return to Index
384 |
385
Oje- Omwoyo-Omutukuvu Omulise-emitima gyaffe;
|
386 |
Song | Instrumental |
|
|
1 Oje-,Omwoyo-Omutukuvu,Omulise-emitima gyaffe;
Gwe weka Omusanyusa,Otuwe-ebirabo byo bingi;
Tuzemu bulamu-okuva mu gulu,Amanyi,-esanyu nemirembe Nomuliro-ogwokwagala.
2 Jangu-ozibulire dala Amasoagatalaba;
Otukuze fe-abononefu Nekisa kyo ekitakoma:
Tuwanguze abalabe bafe; Bwobanga obera Musale wafe Tewali kibi kitutukako-
3 Tulage Kitafe Nomwana Wamu Nawe Katonda omu;
Tulyoke tutendereze Lero nemirembegyona
-Obulungi bwo obutakoma,Tiriniti Omutukuvu,Tiriniti Omutukuvu