Return to Index
393 |
394
Abalaguzi eda bava wala nnyo
|
395 |
Song | Instrumental |
|
|
1 -Abalaguzi eda bava wala nnyo,bava wala nyo,Nebaita ku nsozi era ku miga,era ku miga,Ngabagenda-okunonya Kabaka wabwe,Kabaka wabwe, Erinya lye Yesu,Mukama wafe,Mukama wafe.
2 Emuyenye kaingo yabakulembera,yabakulembera,yabakulembera Kunyumba enjavu e Beserekemu,eBeserekemu,Nebalaba omwana-eyazalibwayo,eyazalibwayo,Erinyalye Yesu,Musana gwensi,Musana gwensi
3 Era bwebaVUnama bamusinza dala,bamusinza dala,Nebawayo-ebirabo by'omwendo mungi,by'omwendo mungi,Kubanga omwana oyo omuto,oyo omuto,Erinya lye Yesu,Mukama wafe,Mukama wafe.
4 Era nafeng'abo tumutonerenga,tumutonerenga,Tainza kunyoma obwavu bwafe, obwavu bwafe,Atwagala fena,yaja kulwafe,yaja kulwafe, Erinnyalye Yesu,Katonda wafe,Katonda wafe
5 Mukale-abakulu n'abana-abato,n'abana-abato,Muje,mumusinze omwana ono,omwana ono,Eyava mu gulu nabera kunsi ,nabera kunsi,Alioke-atuwonye fena mu bibi,fena mu bibi.