396 |
397LEERO ka nneesibirire |
398 |
Song | Instrumental |
1 LEERO ka nneesibirire, Ayi Katonda-,amaanyi go Ga Kitaffe,ga Yesu G'Omwoyo-Omutukuvu; Mbeerwenga Bonsatule Abansibwa ddala; Mumusinze mumusuute Ekitiibwa kye n'obulungi bwe. 2 Otugatte ffe fenna, Leero abasembera Okuss'ekimu naye Oyo gwe tujjukira; Yesu-eyatufiirira Nga anyolwa ku muti; Atuggyeko ebyonono Atuliisenga n'omubiri gwe.