Return to Index
Song | Instrumental |
|
|
1 Tutendereza lero
-Abakulu ne bajajafe;
Tujukira n'essanyu
Ab'ekitibwa-eda n'eda;
Abami,b'amasaza,
Era-abalamuzi
-Abagabe,bakabaka,
Era-abawanguzi,
-Abagezi b'okuimba
Ne b'okusomesa,
Bona mubiro byabwe
Balibayatikirivo.
2 Bayagala-obulamu:
Bo bwebamalira dala
-Okusimibwa-obulungi
Olw'okukiriza kwabwe,
Naye tebefunira,
Ebyasubizibwa,
Era Katonda wafe
Bweyatulabira
-Ekisinga obukulu,
Yatesa baleme
-Okutukirizibwanga
Fe fena nga tetuliwo.