43 |
44OWANGE munnange jjukira jjukira |
45 |
Song | Instrumental |
1 OWANGE munnange,jjukira,jjukira, -Owange munnange,jjukira nno Buli kiseera bwe kiyita-amangu nnyo; Naye ggwe jjukira,weekebere. 2 E Beesirekemu,owange munnange, Eyo e Beesirekemu gy'azaaliddwa; Oyo yeetoowaza n'afiira ku miti, Olw'okutulokola ffe mu bibi. 3 Kale mumwebaze leero mu mbaga_eno, Nga mumuyimbira n'essanyu nnyo; Kale tujaguze nga tumuyimbira, Era tusinze nti Mulokozi.