45 |
46EKIRO kyo Ssekukkulu |
47 |
Song | Instrumental |
1 EKIRO kyo Ssekukkulu, Amaloboozi g'ebide Gaavuga okutegeeza -Amawulire ag'essanyu; Okubuna-abantu bonna, Azaaliddwa-Omulokozi. 2 Ebigambo eby'essanyu, Ebya bamalayika-abo Abaalanga okujja kwe, Kabaka wa bakabaka, Mukama ow'abakama; Atenderezebwe bonna. 3 Kaakano Omulokozi, Azaaliddwa mmwe gye muli; Bamalayika bayimba Nga balanga okujja kwe. Mu ggulu era ne mu nsi Emirembe gibe mu mmwe.