57 |
58ESSANYU lingi mu ggulu |
59 |
Song | Instrumental |
1 -ESSANYU lingi mu ggulu Ennanga nga zivuga; Era bamalayika Bayimba nnyo mu bbanga. Ekitiibwa kibe waggulu ennyo 2 Naffe abali mu nsi, Ka tukube enduulu; Nti wa la-la-la-la-la! Ozaana waggulu-ennyo Ekitiibwa kibe waggulu ennyo 3 Ka tuyimuse gy'oli -Emitima gyaffe gyonna Okwagala kwo kungi Okwakuleeta mu nsi. Ekitiibwa kibe waggulu ennyo.