Return to Index

9

10

OMPULIRE Kitaffe

11
SongInstrumental
	

1 OMPULIRE Kitaffe Ggwe Mukuumi wange: Beera kumpi nange; Onjijanjabenga. 2 Ayi Mukaama Yesu, Atuwa-obulamu, Ka nziruke-embiro Okutuuka gy'oli. 3 Ggwe Mubeezi waffe, Mwoyo wa Katonda, Laba bwe nkwetaaga Nsembeza, nnongoosa. 4 Jjangu, Ayi Katonda; Tondekanga wano, Okuva kaakano, Tuula mu nda yange.