Return to Index

8

9

GY'OLI Yesu tuwaayo

10
SongInstrumental
	

1 GY'OLI Yesu tuwaayo Olunaku lwo luno; Ggwe wekka obimanyi nnyo; Tuleme-okulwonoona, Otuwe-emikisa gyo. 2 Bwe lunaaleeta-essanyu, Mubeezi waffe jjangu, Tuleme-okutegebwa Mu nkwe z'omulyolyomi; Tuli mu lukoola ffe, Omulabe-omugobe. 3 Twagala kino kyokka Okusiimibwa Yesu, Bw'anaaba akomyewo Okutuyita leero, Atusange ffe fenna Nga tumulindirira.