Return to Index

99

100

MUMUYIMBIRE Mukama

101
SongInstrumental
	

1 MUMUYIMBIRE Mukama Mmwe-abantu bonna mu nsi, Olw'obuwanguzi-obungi Yesu bwe yazuukira: Nammwe mwenna-ab'omu ggulu Muyimbe nga mumulinda; Ajja n'obuwanguzi. 2 Ku lwaffe yabonaabona, Era eyo mu ntaana Omulabe yawangulwa; Naffe twasumululwa, Tetukyali baddu nate: Erinnya lye lyebazibwe, Olw'obuwanguzi bwe. 3 Otenderezebwenga ggwe Olw'obulokozi bwo; Era naawe.Ayi Kitaffe, Ogwanidde-ekitiibwa; Era naawe,Ayi Omwoyo, Ka tukutenderezenga, Katonda omu wekka