Return to Index

101

102

OMWOYO Omutukuvu jjangu

103
SongInstrumental
	

1 OMWOYO Omutukuvu jjangu, Otusemberere fenna Oyakire mu mitima gyaffe Otuwe ebirabo byo byonna 2 Tufukeeko-okuva mu ggulu Omuliro ogw'okwagala. Tuzzemu obulamu mu nda yaffe; Ggwe wekka-Omusanyusa. 3 Jjangu ozibulire ddala Amaaso gaffe agatalaba, Otukuze ffe aboonoonefu N'ekisa kyo ekitakoma. 4 Owangule abalabe baffe, Otuwe ffe emirembe gyo, Bw'oba otukulembera Teri kibi kitutuukako. 5 Tulage Kitaffe n'Omwana Wamu naawe Katonda omu; Tutendereze obulungi bwo Tutendereze obuluni bwo Leero n'emirembe gyonna