Return to Index

102

103

EDDA Katonda bwe yakka

104
SongInstrumental
	

1 EDDA Katonda bwe yakka Ne wabaawo-entiisa; Eggulu ne libwatuka, Ne gwaka-omuliro. 2 Naye-Omwoyo-Omtukuvu Bwe yakka-olulala, Yava mu ggulu ng'empewo Ewuuma n'amaanyi. 3 Omuliro-ogw'entisa-ogwo -Ogwayokya Sinaayi, Ne gukka mpola ku mitwe Egy'abatukuvu. 4 Kale,tukwegayiridde, Jjangu okke ku ffe: -Omugabi w'obulamu,kka, Jjangu,Musanyusa. 5 Tuwe-ebirabo,-okwagala, -Emirembe n'essanyu. Okgumiikiriza-ekisa; -Obutrrfu,-okwesiga. 6 Tunaasuutanga bwe tutyo Erinnya lye-ekkulu, Kaonda Ayinza byonna, Atukuza fenna.