112 |
113MU mikono gyo Yesu |
114 |
Song | Instrumental |
1 MU mikono gyo, Yesu, Tuleeta-omwana-ono; Ku Bbatirizo lino, Tukusaba-omukuume. 2 Tumanyi-okwagala kwo Eri-abaana bonna; Kubanga wabanenya Abaali babagoba. 3 Naffe leero tusaba Bwe tuleeta ono Omutuule-omwana wo -Emirembe n'emirembe. 4 Omulabe wa maanyi, Naye wamusinga Otukuume mu kkubo, Otutuuse mu ggulu.