Return to Index

113

114

OMULOKOZI Yesu

115
SongInstrumental
	

1 OMULOKOZI Yesu Ggwe atuyita mu nsi eno Okukugoberera, Kaakano tuzze gy'oli. 2 Tutandise-olugendo -Okuyita mu nsi enoo; Tukwate mu mikono Tulyoke tuwangule. 3 Tuli banafu ddala Ggwe-oli w'amaanyi Kaakano tusuubiza Okukugoberera. 4 Tetutya kabikonna, Kubanga wasuubiza Nti ffe mu mikono gyo Tuli ba ddembe ddala. 5 Olugendo luwanvu N'emitego mingi nnyo; Naye bwe tuba naawe Tulituuka mu ggulu