Return to Index

118

119

TWATEEKEBWAKO omusaalaba

120
SongInstrumental
	

1 TWATEEKEBWAKO omusaalaba, Tugoberere-Omugabe_waffe Omwoyo-o'wamaanyi gwe tuweereza, Balwanyi ba Yesu,tetudda nnyuma 2 Bye tulwanyiisa biva mu ggulu, Ekitabo kye ye-engabo yaffe; Okwagala-, Ekisa n'Obutukuvu, Twambalenga byonna bye tulwanyisa. 3 -Obulwa bunene naye tugume,e, Tuliwummula nga tuwangudde; Ekiwummulo eky'obuwanguzi Omugabe waffe alitwebaza. 4 Tulwanyise-ensi n'eby'omubiri, Tudde mu maaso,tetudda nnyuma; Otuwadde Omwoyo-ow'amagezi Tugende mu maaso wamu ne Yesu.