12 |
13MUSANA mulungi |
14 |
Song | Instrumental |
1 MUSANA mulungi Oli ne Kitaffe; Ow'ekitiibwa,-ekingi, Wakka ku lwa -ababi; Mulokozi Yesu, Twesiimye-okukulaba. 2 Nga tebunnaziba, N'enzikiza ng'ejja, N'ennyimba z'olw'eggulo, Tusuute Kitaffe, N'Omwana we Yesu N'Omwoyo Omutukuvu. 3 Ggw'oli Mutukuvu, Tukutendereza. Yesu bulamu bwaffe Wansi ne mu ggulu; Ensi-ekusuuta Teekomyenga ttendo lyo.