132 |
133NYWEZA- Ayi Katonda -emikono |
134 |
Song | Instrumental |
1 NYWEZA-,Ayi Katonda,-emikono Egikutte-emmere yo: Abawulidde-ennyimba zo Tebaasuubire bibi. 2 Ffe abayimbye Mutukuvu Tuleme okulimba; Abalabye-okwagala kwo -Essuubi lyo tulirabe. 3 Ffe abazze mu yeekaalu yo Tuleme okukyama; -Abaliisibwa Omwoyo wo Otuwe obulamu