Return to Index

133

134

MUJJE nga mwetereereka

135
SongInstrumental
	

1 MUJJE,nga mwetereereka Mwenna-eriKatonda, Okwagala kwe kujjuze -Emyoyo gyammwe. 2 Wulira:ggwe-alindirira -Omugole wo leero, Mu kwagalana-okutaggwaawo Mugattibwe. 3 Naawe akkiriza wano Okumufumbirwa, Laba Kitaffe awulira -Obweyamo bwo! 4 Nammwe ababeetoolodde Okubaasabira, Katonda waffe-akakasa -Ebirayiro. 5 Mujje nga mwetereereka; Mukama waffe-ajja, Okubasembeza gy'ali, -Abagole be 6 Bwe mutyo mwetereereke Agabire bonna Omwaoyo-Omutukuvu Abasaba.