Return to Index

146

147

MUKAMA Omuyinza wa byonna Omutonzi;

148
SongInstrumental
	

1 MUKAMA Omuyinza wa byonna,Omutonzi; Ka mmutenderezenga Omulokozi wange: Musembere Abooluganda bonna, Mujje tusinze n'essanyu. 2 Obufuzi bwe butenderezebwenga wonna: Obw'oyo-akuuma n'ekisa,ayamba-obulungi: Tolabanga? Bw'anaakugabiranga, Omwoyo gwo bye gwegomba. 3 Omwoyo gwange gwonna gumutende n'amaanyi Abantu ne bamalayika bonna basuute: Tuwulire, Abantu bwe bayimba Ennyimba ez'amatendo.