150 |
151TUMUYIMBIRE Mukama |
152 |
Song | Instrumental |
TUMUYIMBIRE Mukama, Tuyimbe n'essanyu; Mujje,mujje nno tuyimbe, Tumuyimbire n'essanyu Nnyimba ne Zabbuli. Kabaka waffe Mukama Ye Katonda yekka; Entikko z'ensonzi zize, N'ennyanja ye yagikola, Mulokozi waffe. Ffe fenna tuli zzadde lye, Omutonzi waffe; Mujje, mujje nno tuyimbe, Tumuyimbire Katonda -Omulokozi waffe