155 |
156EWALA mu ggulu |
157 |
Song | Instrumental |
EWALA mu ggulu Bamalayika be Bayimba n'essanyu Nga batendereza- Aleruuya! Basanyuka okuyimba Aleruuya! Era mu nsi muno Katonda-akkiriza Ennyimba z'abato Bonna-abamwagala. Aleruuya! Naffe ka tumuyimbire, Aleruuya! Yesu Mulokozi, Tukwegayiridde Otuyingirize Amazima gonna. Aleruuya! Tulyoke tukuyimbire, Aleruuya! Ayi Yesu Mukama, Bunya-ekigambo kyo; Buli ggwanga-ery'ensi Likyukire gy'oli. Aleruuya! -Ebika byonna biriyimba, Aleruuya!