Return to Index

157

158

MUKAMA waffe-ow'obulamu!

159
SongInstrumental
	

MUKAMA waffe-ow'obulamu! Kigambo kya Katonda ggwe! Kabaka Yesu Mukama! Ensi n'eggulu bisuuta, Biyimbira waggulu nti Ozaana! Eggye lyonna-ery'omu ggulu -Abatukuvu ab'omu nsi, Abaatusooka-okwebaka, Naffe-abakyaliwo leero, Ffe tukutendereza nti Ozaana! Mulokozi ggwe-atukuuma Beera naffe nga tusinza, Nga bwe wasuubiza-ababo Nga tonnalinya mu ggulu: -Otubeere nga tusinza nti Ozaana! Omwoyo wo-Omutukuvu Abeere mu myoyo gyaffe, Gifaanane ga yeekaalu Esaanidde-ekitiibwa kyo, Mwe tunaasinzizanga nti Ozaana! Bwe tutyo bwe tulituuka N'essanyu lingi mu ggulu, Ffe-endiga ze watukuza Ng'omaze okutugula, Ne tulyoka twebaza nti Ozaana!