Return to Index

160

161

LABA Omwana-omuto

162
SongInstrumental
	

LABA Omwana-omuto Yazaalibwa mu nsi Mu nnyumba enjavu-ennyo, Ente nga weeziri. Naye Omwana-oyo y'ani? Ye Yesu eyatonda-ensi. Ekyo kitalo nnyo! Katonda Omwana -Okujja mu nsi muno N'obuwombeefu-atyo; Fenna tuyigire ku ye, Okwewombeeka-obulungi. Era bwe yakula, N'afuuka-omubazzi N'akola n'engalo, Eyatonda ensi. Emirirmu n'obwesiggwa, Biweebwenga-omukisa gwe. Ggwe Yesu eyajja -Omulenzi ow'essanyu -Otumulise fenna -Omusana ogw'obulamu Okwagala kwo okungi Kwe kutuwalula gy'oli.