Return to Index

161

162

GGWE-eyaleka ekitiibwa kyo

163
SongInstrumental
	

GGWE-eyaleka ekitiibwa kyo N'ojja-okunfiirira So ne mu kyalo Beesirekemu Temwali nnyumba yo; Wasulanga mu malungu Ggwe Katonda-eyatonda-ensi! Ebisolo era n'ennyonyi Byo byalina-ennyumba, Naye ggwe Omwana wa Katonda Tewalina kifo; Mu ddungu ly'e Ggaliraaya Mmwe wasiiba, mwe wasula! Ekisa kyo Mukama waffe, Tekikomezeka; Baakuduulira, ne bakukuba, Naye n'osirika; Baakutikkira amaggwa, Ne bakuttira ku muti! -Olunaku lwo bwe lulituuka Olw'okudda mu nsi, Eddoboozi lyo bwe lirimpita Okuntwala-ewuwo, Ndibeera n'essanyu lingi Okukulaba n'amaaso