16 |
17NGA tebunnaba kuziba |
18 |
Song | Instrumental |
1 NGA tebunnaba kuziba, Tusaba-Omutonzi w'ensi Olw'ekisa kyo ekingi Ba Mukuumi waffe leero. 2 Era bwe tuba twebase Ebitutiisa biggyeewo; Tuwanguze-obubi bwonna Tubeerenga balongoofu. 3 Ggwe Kitaffe tukusaba, Ku bwa Yesu Omwana wo Naawe Mwoyo-Omutukuvu, Ggwe-afuga-emirembe gyonna.