Return to Index

169

170

MUKAMA waffe Mulokozi!

171
SongInstrumental
	

MUKAMA waffe Mulokozi! Ggwe owummuza bonna-abakooye Ggwe osanyusa-abalina-ennaku Ggwe-asaasira-abali mu kabi. Ggwe-osaasira anatera okufa Yesu wekka, ggwe kkubo lyaffe, Empeera yaffe eva gyoli, Mukama waffe Mulokozi! Bwe nnaabanga njagala-okugwa Nnaakuyitanga-ombeere Yesu, Ne bwe ndikyama tolindeka; Mukama waffe Mulokozi! Nkwatudde Yesu -Omulokozi, Siirekenga kukweyanza nnyo; Ggwe-osaatiidde ettendo lyonna Mukama waffe Mulokozi!