Return to Index

171

172

OKWAGALA-okutaggwaawo

173
SongInstrumental
	

OKWAGALA-okutaggwaawo Okw'olubeerera, Kukulukuta n'amaanyi, Ge mazzi agataggwaawo-. Ffe tetuyinza kulinnya, Mukama Kristo-akke: Ye abeera wonna-wonna, Tewali w'abula. Naye ye Mubeezi waffe -Atubeera bulijjo; Alabwa mu kizikiza Ne mu kwagala-era. Ebyambalo bye byawonya, Endwadde z'abantu; tumweyune bwe tulumwa, Tuwonere ddala. -Okwagala-okutagambika, -Erinnya lyo liwonya, Okukugaana kwe kufa, Ggwe-olina obulamu-