178 |
179ENNAKU bwe zifumita |
180 |
Song | Instrumental |
ENNAKU bwe zifumita Omwoyo gw'omuntu Omu,eyafumitibwa Ye-anyita ekiwundu. Omwoyo bwe gunyolwa-ennyo, -Amaziga ne gajja, Ayinza-omu,eyanyolwa, Okugusanyusa. -Ebibi bwe tubijjukira Ebitanaazika; Omugga gumu-,ogw'omusaayi, Guyinza-okunaaza. Ogwa Yesu gwe gunaaza Gunaaliza ddala; Era y'ayinza-okunyiga N'okutusanyusa. Kale,otusanyusa Yesu -Otunyige-ebiwundu -Otunaaze n'omusaayi gwo Ogunaaza gwokka.