Return to Index

183

184

YESU Omulokozi Yanfiirira ku muti

185
SongInstrumental
	

YESU Omulokozi Yanfiirira ku muti, N'anzigyako ebibi: Yesu Mulokozi wange! Gunsinze,so sirina: Butuukirivu bwonna: Naye ggwe wanfiirira: Yesu Mulokozi wange! Obutukuvu bwange, Bwonna nziina njereere; Kyennaavanga nkweisga, Yesu Mulokozi wange! Ebibi byansonyiyibwa, N'ebbanja lyange lyaggwa; Lwe nakukkiriza ggwe: Yesu Mulokozi wange! Ombeerenga bulijjo, Ntabule mu kkubo lyo; Nkwatenga-amateeka go. Yesu Mulokozi wange!