185 |
186OMUSAAYI-ogw'ensolo |
187 |
Song | Instrumental |
-OMUSAAYI-ogw'ensolo Gwe baayiwa-ab'edda; Gwonna tegwayinza bibi Kubibanaazaako. Yesu Mulpkozi Omwana gw'endiga; Ggwe-oyinza okutugyako ebyonoono byonna. Ssaddaaka yo ntuufu, Emalamu-ebibi; -Omusayi gunaaza byonna, Bye twonoona ku nsi. Ntunuulidde gy'oli, Ggwe Mukama wange, Nga njatula-ebibi byange, Nga mboneredde nnyo. Yesu yeebazibwe; Ebyonoono byange; Byakomererwa ku muti, Kwe yafiirira nze