200 |
201GGWE Mukulu wekka |
202 |
Song | Instrumental |
GGWE Mukulu wekka, Byonna ggwe-obifuga, Tukusinza; Tega okutu kwo Eri byr tusaba, Bunya-ekigambo kyo Mu nsi zonna. Ggwe-eyatuweereza, Obulukozo bwo, Tukusinza; Ggwe bulamu bwabwe, Bonna-abakwesiga, Yasa-omusana gwo Ku nsi zonna. Omwoyo-ow'ekisa, Nannyini kwagala, Tukusuuta; Tuula mu nda zaffe Omalemu-ebibi, N'enzikiza y'ensi Gimaleewo. Omu mu Busatu, Oli Mutukuvu, Tukusuuta; Toliiko kusooka Era tolikoma, Obwakabaka bwo Bwa mirembe.