207 |
208OBWAKABAKA bwo |
209 |
Song | Instrumental |
1 OBWAKABAKA bwo, Yesu,bujje mu nsi; Menya n'omuggo gwo, Obuddu bw'ekibi. 2 Twetaaga-emirembe N'obutuukirivu -Okukyawagananga -Otumalemu mangu. 3 Ebyasuubizibwa Bye tulindirira; Bituukirizibwe, Ayi Yesu Mukama. 4 Tukwegayiridde, Okutusaasira; Tukemgentererwa, Jjangu otubeere. 5 Enzikiza-ekutte Ebuna-ensi zonna; Musana gw'obulamu, Yaka-obutaggwaawo.