Return to Index

208

209

OBWAKABAKA bwo bujje

210
SongInstrumental
	

1 OBWAKABAKA bwo bujje Kaakano tukyogedde: Yesu onjigirize -Okukisabira ddala. 2 Yesu,sooka oyigire Muno mu mwoyo gwange: Naakusembeza gye ndi, Ongobemu ebibi. 3 Ombeerenga bulijjo Mbuulire-ekigambo kyo; Olyoke ojje nate, Mu mwoyo gya bannange. 4 Ebiro bwe biriggwaawo-; Kitaawo bye yalaga, Olijja n'ettendo lyo, N'olya-obwakabaka bwo