Return to Index
1 AYI Musumba omuteefu, Yesu-,olw'obulungi bwo Ekiro beeranga nange, Nkuuma mu kizikiza. 2 Ggwe ampa entanda yange N'amaka n'ebyambalo; Ne mu b'emikwano bonna, Otuwenga ekisa.